Intro Kani kusonga tuna songa mbele (Blackskin) Kani ku fight tuna fight back (Bebe Cool) Nanikisema Usibishe we (Ronnie) Bado tunasonga natukazidi kusonga Chorus Ohh Banange Gyenvude Bwentunula nendaba gyenvude Huuuhh Okusinzila Gyenvude Kati okunemesa walai oba oswade Ohh Banange Gyenvude Bwentunula nendaba gyenvude Huuuhh Okusinzila Gyenvude Kati okunemesa walai oba oswade VerseI Ndi muguma nga asalwa embalu Nkubye kuva mubuto paka Bukulu Nayimba nga mubuto nga baliyita dalu Nga nekusomero nkubwa Lwabutasiba bikalu Kati awo munange nenjiga Ensi nenja njitoba nendaba Emikwano ejitanzimba nenjibwaka Nabona abatanjagaliza nembekweka Now am so determined i just can’t stop Nasonga kusonga na lo No retreat no surrender Ama ni kusonga namua kusonga na lo (Eehhh) Chorus Ohh Banange Gyenvude Bwentunula nendaba gyenvude Huuuhh Okusinzila Gyenvude Kati okunemesa walai oba oswade Ohh Banange Gyenvude Bwentunula nendaba gyenvude Huuuhh Okusinzila Gyenvude Kati okunemesa walai oba oswade Verse II Nayozanga Ngoye zabaana kusomero Mukisulo bampe ku sukali Nga nebwezituuka esawa zobuugi Nze akeera kumalili Natambuzanga bigere okuva e kanyanya ku stage Paka kalerwe Nga silina yade ezamazzi Naye nga sikoowa Nabaako jebatanjagala Nga nkimanyi tebanjagala Nga silina no kyenabakola Naye nga just tebanjagala Chorus Ohh Banange Gyenvude Bwentunula nendaba gyenvude Huuuhh Okusinzila Gyenvude Kati okunemesa walai oba oswade Ohh Banange Gyenvude Bwentunula nendaba gyenvude Huuuhh Okusinzila Gyenvude Kati okunemesa walai oba oswade Verse III Kani kusonga tuna songa mbele Kani ku fight tuna fight back Nanikisema Usibishe we Bado tunasonga natukazidi kusonga Kani kusonga tuna songa mbele Kani ku fight tuna fight back Nanikisema Usibishe we Bado tunasonga natukazidi kusonga Ndi muguma nga asalwa embalu Nkubye kuva mubuto paka Bukulu Nayimba nga mubuto nga baliyita dalu Nga nekusomero nkubwa Lwabutasiba bikalu Kati awo munange nenjiga Ensi nenja njitoba nendaba Emikwano ejitanzimba nenjibwaka Nabona abatanjagaliza nembekweka Chorus Ohh Banange Gyenvude Bwentunula nendaba gyenvude Huuuhh Okusinzila Gyenvude Kati okunemesa walai oba oswade Ohh Banange Gyenvude Bwentunula nendaba gyenvude Huuuhh Okusinzila Gyenvude Kati okunemesa walai oba oswade Outro Huuh Nawekeera Nga nebaka late nga ate nkeera Tofaayo gwe wekeera Yade webaka late nga ate okeera one day.